Omukwano

Lyrics

Ah eh
 Munange munange oli mukwano gwange
 Nkwagala nyo, byo nkolede sibitono
 Ndikudizawo ntya?
 Omanye nti bambi byonkolera
 Mbisiima
 Ddala bambi...
 Omukwano gwaffe bambi
 Tegusobola nze kuntama
 Amaziima omukwano gwaffe bambi
 Tegusobola nze kunyiwa
 oh oh.
 Nalinabivako nze,
 E'byo mukwano nga bya neema
 Wadde ogyukira enganda
 Nze nga zantama Sseebo
 Nabagyevuma bangi, nagyo emikwano kazaalwabulwa
 Nti butwa...
 Ddala bambi...
 Omukwano gwaffe bambi
 Tegusobola nze kuntama
 Amaziima omukwano gwaffe bambi
 Tegusobola nze kunyiwa
 oh oh.
 oh oh
 Luno Oluyimba lwo,
 Nze kuwadde ke kasiimo
 O'lwe Kiisa ekingi
 Munange yeah, yeah
 Nze Kye kyamponya ettiima
 Ddala bambi...
 Omukwano gwaffe bambi
 Tegusobola nze kuntama
 Amaziima omukwano gwaffe bambi
 Tegusobola nze kunyiwa
 Ddala bambi...
 Omukwano gwaffe bambi
 Tegusobola nze kuntama
 Amaziima omukwano gwaffe bambi
 Tegusobola nze kunyiwa
 Ddala bambi...
 Omukwano gwaffe bambi
 Tegusobola nze kuntama
 Amaziima omukwano gwaffe bambi
 Tegusobola nze kunyiwa
 Ddala bambi...
 Omukwano gwaffe bambi
 Tegusobola nze kuntama
 Amaziima omukwano gwaffe bambi
 Tegusobola nze kunyiwa

Audio Features

Song Details

Duration
05:55
Key
9
Tempo
153 BPM

Share

More Songs by Maddox

Similar Songs